Loading....
The Running Man (2025) etwala omuwuliriza mu nsi ey’omu maaso ng’abantu bafuuse eby’okwesanyusa ku ttivvi. Omusajja ayingira mu mukolo gwa game show ey’akabi, nga abaavuganya bakkirizibwa okudduka ne bagenda wonna mu nsi. Naye ekizibu kiri nti waliwo abahigi (hunters) abakozesebwa okubanoonya n’okubatta.
Tags:
movies1000